Bya Abubaker Kirunda,
Entiisa ebutikidde abatuuze be Buwaga mugombolola yé Bulange mu disitulikiti eyé Namutumba abaana 2 bwebakiridde ewomutaka ssenkaaba ku bigambibwa nti baweereddwa obutwa okuyita mu mmere
Okusinzira ku muliranwa Farouk Bagaga atubuulidde nti abantu bataano nga banjo emu bebagudde ku kibambulira
Wabula omukyala ne bba nomwana waabwe asembayo obuto bbo mukama yabasiimatusiza embeera eno newankubadde nabo bali mu mbeera mbi
Emirambo gyabagenzi poliisi egitute okwongera okukola okunonyereza kunfa yaabwe.