Bya Ivan Ssenabulya
Omulabiriizi we Mukono James William Ssebagala alabudde ku muze gwabaana okuvanga mu luwummula, nebakomawo ku masomero nebya wongo.
Agambye nti abazadde bebaneyzebwa mu nsonga eno, olwokulaga ekkubo ekyamu eri abaana baabwe okubayigiriza obulogo.
Kino agambye nti kikyamu, ngabaana betaaga okulaga ekkubo egolokofu erya Katonda.