Skip to content Skip to footer

Abaana be Makerere bakukangavvulwa.

Bya Damalie Mukhaye.

Mukawefube ow’okulwanyisa emize egyokwekalakasanga mu baana abasomera e Makerere, abakulu mu tendekero lino batedewo akakiiko akagenda okulola ku nsonga z’empisa mu baana bano.

Twogedeko n’amyuka akulira etendekero lino Proff.Barnabus Nawangwe, natubuulira nti akakiko akateredwawo kaakutulako abantu 5 bokka, nga kano kekagenda okusalangawo abaana abanagobwa , oba abanakangavulwa singa batandika okweyisa nga bakiwagi

Ono agamba nti embeera Makerere gyerimu teyinza kugumunkirizikwa kubanga abaana bafuuse bayeeye, buli lwebekalakaasa boonona bintu by’abantu, kale nga beetaga okuyita mukukangavula okusobola okudamu empisa.

Leave a comment

0.0/5