Bya Abubaker Kirunda.
E Iganga agavaayo galaga nga bwewaliwo omusajja ow’emyaka 30 akwatidwa nga ono kigambibwa nti aliko omwana ow’emyaka 5 gwasobezaako
Omukwate ono kizuulidwa nga mutuuze we Buseyi mu gombolola ye Nakalama.
Ayogerera Police yeeno James Mubi atubuulide nti omusajja ono omwana gwayasobezaako mwana wa mwanyina
Mukaseera kano ono alinda kutwalibwa mu kooti abitebye.