Skip to content Skip to footer

Enkayaana mu NRM ssizakusaaga

Besigye greats them

Entalo mu kibiina kya NRM tezisaanye kutwaalibwa nga kyakusaaga

Eyali akulira ekibiina kya FDC Dr Kiiza Besigye agamba nti ebigenda mu maaso kyakuyiga eri abali munda mu kibiina.

Kiddiridde muka ssabaminista Amama Mbabazi okuvumirira ekya poliisi okwezza ensonga zonna nga buli kimu ekikwasisa amaanyi

Jacqueilne Mbabazi era yagambye nti Kaihura afudde kyuuma ekikozesebwa okutulugunya abantu n’okubaggulako emisango gy’ekimpatiira

Besigye agamba nti keekadde buli omu atabukire poliisi kubanga eyise w’erina okukoma

Leave a comment

0.0/5