Skip to content Skip to footer

Ababade babba Bodaboda bakwatiddwa.

Bya samuel ssebuliba.

Kampala police ekutte abantu basatu, era neezula ne bodabodda satu ezigambibwa okuba nti nzibe.

Abakwatiddwa bano kigambibwa nti bebabade batigomya abantu nadala wano mu bitundu ebya Kisenyi, Lubiri Ring Road and Musajjalumbwa.

Luke owoyesigyre, nga ono yaayogerera police ya kampala n’emiriraano agamye nti kino ekikwekweto baakitumye Dumisha Usalaama , era nga kyakuyitwamu okukwata abantu bonna abeetabye mukubba bodaboda

 

Leave a comment

0.0/5