Skip to content Skip to footer

Minisita ayagala okuziyiza mukenenya kufiibweko.

Bya  Getrude Mutyab.

 

Minisita  avunaanyizibwa ku nsonga z’obwa president Esther Mbayo ategeezezza nga bweweetaagawo enkola ey’okuziyiza akawuka okusinga okujanjaba.

Minister Mbayo asinzidde ku Hotel Brovad mu kibuga Masaka mu lukungaana olw’etabiddwamu district eziva mu masekkati ga Uganda 23 eziri mu nteekateeka ey’okulaba nga zirwanyisa akawuka kano.

Minister agamba nti kituufu bafubye nnyo okukebera, kko n’okujanjaba naye nga okuziyiza kwo tekufiiriddwako.

Kati wano wasinzidde n’avumira abawala abato abaagala okufuna siriimu okusinga embuto .

 

 

Leave a comment

0.0/5