Skip to content Skip to footer

Abavuganya gavumenti batongozza kawefube omugya

Bya Benjamin Jumbe

Ababaka ba palamenti abawakanya eky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga baliko kawefube omujja gwebatongozezza, okudda mub antu babategeeza ku byabaddde mu palamenti.

Bwabadde ayogera ne banamawulire nga yegatidwako ababaka abalala, akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Winnie Kiiza agambye nti ngogyeko okugenda mu kooti bakudda mu bantu kawefube gwebatuumye Kojjikuteko–mungeri yokulabula.

Ono agamba nti baliko byebagenda okukola ebirambikiddwa, mu mateeka wabulanga mu kaseera kano, biyakumibwa muneri ya kyama.

 

 

Leave a comment

0.0/5