Skip to content Skip to footer

Ababaka bagenda kuleeta ebbago ku kujjayo emirambo

Bya Kyeyuine Moses

Ababaka ba palamenti Patrick Nsamba owa Kassanda North ne John Baptist Nambeshe owe Manjiya, baliko ebbago lyebagala okuleeta ku kujjanga emirambo mu gwanika, eri abafiriddwa abaabwe.

Bano bagamba nti bagala kumalwo emitawaana abantu gyebayitamu, okujjayo abagala baabwe abafudde.

Kati bagala nti ebisale bitimbibwenga, eri abantu bonna okubimanya, kubanga wabaddewo okwemulugunya olwokubonyabonga abenganda nga basasaba ebisale ebisukirdde.

Mu bbago lino bagamba nti lyakulungamyanga byonna.

Leave a comment

0.0/5