Bya Ivan Ssenabulya
Ekitongole kya Kampala Capital City Authority ekiddukanya ekibuga, kir mu ntekateeka okuvaayo ne tteeka erinarungamya emirmu gyabakwasisa amateeka mu kibuga.
Kino kidiridde ebikolwa byabakwasiza amateeka aokutulugunya abasubuzi, okubajjamu ssente nebiralala okweyongera.
Kati Lord Mayor wa Kampala, Elias Lukwago atubuliidde nti mu teekalino mwebanayita okulungamya engeri bano gyebawandisibwamau, okutendekebwa, nebibonerzo eri abao abasiwuuse empisa.
Asubizza nti mu lutuula lwa council olunaddako bakowngera aokuteesa ku tteeka lino, erikyali mu bubage.
Bino webijidde nga ne minister wa Kampala Betty Kamya aliko, abakwasisa amateeka beyawumuzza gyebuvuddeko olwokutulugunyanga abasubuzi.