Skip to content Skip to footer

Ababaka bakyali kibuli

Bya samuel ssebuliba

 

Nakaakano ababaka ba parliament abaayitiddwa kukitebe kya police okw’enyonyolako bakyali kukitebe ky’abambega wano e kibuli.

Kinajukirwa nti egulo police yawandiise abaluwa enkambwe nga eyita ababaka okuli Muhamad Nsereko , Theodroo Ssekikubo, Allan Ssewanyana ,Barnabsa Tinkasimire ne Monica Amoding , nga bano kigambibwa nti ebigambo by’ebakozesa mu lutalo lwabwe bijudde obusaggwa.

Kati bano mukugenda bawerekedwako ababaka abalala okuli ne Odonga otto, era nga eno yeewadeyo okukolanga munamateeka waabwe.

Leave a comment

0.0/5