Bya Ndaye Moses
Banna-diini mu nga begattira mu kibiina The Inter-Religious Council of Uganda bakosaba wategekebwewo akalulu akekikungo, ku nomgoseerrza mu ssemateeka, okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga 75 gyalina okukomako okufuga.
Bano batuzizza olukungaana lwabanamawulire ku wofiisi zaabwe nebabaako byebasaba wakati mu bigambo ebiyitirivu ebyogerwa.
Bano okubadde Sheike Shaban Ramadhan Mubaje, president wekibiina kino, Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda Stanely Natagali, Ssabasumba we ssaza ekkulu erye Kampala Cyprian Kizito Lwanga ne Apostle Joseph Serwanda bagambye nti akalulu akekikungo keketagisa.
Akulira amakanisa gabalokole mu kibiina kya Born Again Pentecost Faith, Ap Joseph Sserwadda anyonyodde ebigambo.