Skip to content Skip to footer

Ababaka basabidwa okulembeza eby’obulimi

File photo: Ababaka ba Palimenti
File photo: Ababaka ba Palimenti

Ababaka ba palmenti eyekkumi basabiddwa okukulemberamu kawefube w’okuzza engulu eby’obulimi n’obulunzi mu ggwanga.

Ssentebe w’akakiiko ka palamenti akakola ku by’obulimi  Mathius Matthias Kasamba agamba ababaka bano tebasanye kwerabira byabulimi kubanga byamugaso nyo mu kutumbula ebyenfuna by’eggwanga.

Kasamba agamba kino kwakwongera ku nfuna yabannayuganda wamu n’emmere mu ggwanga.

Leave a comment

0.0/5