Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Ababaka basabidwa okulembeza eby’obulimi

Ababaka basabidwa okulembeza eby’obulimi

File photo: Ababaka ba Palimenti Ababaka ba palmenti eyekkumi basabiddwa okukulemberamu kawefube w’okuzza engulu eby’obulimi n’obulunzi mu ggwanga. Ssentebe w’akakiiko ka palamenti akakola ku by’obulimi  Mathius Matthias Kasamba agamba ababaka bano tebasanye kwerabira byabulimi kubanga byamugaso nyo mu kutumbula ebyenfuna by’eggwanga. Kasamba agamba kino kwakwongera ku nfuna yabannayuganda wamu n’emmere mu ggwanga.

Read More