Skip to content Skip to footer

Ababaka batabuse ku

sewungu 2

Ekibinja ky’ababaka okuva ku palamenti bakanze nga bwebagenda okwekalakaasa .

Ensonga eva ku nteekateeka y’okuwola abayizi ensimbi kusoma nebasasula nga bamaze okufuna ku mirimu.

Kiddiridde amawulire okufuluma nga galaga nti gavumenti yakusaba bayizi bano okuwaayo emisingo okufuna ensimbi zino

Ababaka okubadde Gerald Karuhanga ne Joseph ssewungu agamba nti kino tekyalimu nga bayisa enteekateeka eno.

Buno babuyise bubbi bwa nkukunala nebawa abantu amagezi obutalimbibwa kubanga ensimbi zino teziriiko musingo

Ensawo eno yakumalawo obuwumbi butaano

Leave a comment

0.0/5