Poliisi ekutte abafere ababadde bajja ensimbi ku bantu mu mankwetu nga befuula ba bulooka b’ettaka
Bano babadde basuubiza abantu okubafunira ebyapa kyokka nga tebakikola ate lwebatuukirizza nga babawa bicupuli
Akulira poliisi ye Wandegeya, Brian Ampiire agamba nti omu ku bano ye Fred Kasumba agamba nti mutuuze we mukono.
Abadde ababa Nicholas Tumusiime obukadde 20 okumuguza ettaka e bbira Bulenga