Skip to content Skip to footer

Ababaka bawangudde

rebels

Kooti ey’okuntikko mu gggwanga eragidde ababaka abana abagobwa mu kibiina kya NRM ,okusigala nga bakiika mu parliament

Bakukikola okutuusa ng’emisango gyonna egibavunaanibwa giwedde okuwulirwa.
Aboogerwako kuliko Theodore Sekikubo, Banabas Tinkasimire, Wilfred Niwagaba and Mohammed Nsereko ,nga bano beekubira enduulu mu kooti eno, nga bawakanya ekyasalibwaawo kkooti etaputa semateeeka nga eno yali eragidde nti bagire nga nga bava mu palamenti

Abalamuzi 6 ku 7 basazeewo ababaka bano basigale mu palamenti, okutuusa nga omusango guwedde.

Leave a comment

0.0/5