Skip to content Skip to footer

Ababaka beebagobye bakuba bulatti

Nsereko

Ababaka abagobeddwa mu kibiina kya NRM bakubye ababakulira obulatti

Ababaka bano bagamba nti eky’okubagoba tekigenda kumalawo bizibu bya kibiina okujjako okubisajjula

 

Omu ku bano ye mubaka Mohammed Nsereko agamba nti ssi besoose okugobwa era nga bakutandika obulamu obulala yadde nga tayogedde oba anegatta ku bavuganya oba okutandika ekibiina ekikye.

 

Nsereko ne banne abakazibwaako erya Kiwagi bagobeddwa lwakwawukananga ku birowoozo bya kibiina.

Leave a comment

0.0/5