Skip to content Skip to footer

Ababala abantu beekalakaasizza

Census

Abaabala abantu e Masaka bavudde mu mbeera nebekalakaasa lwa musaala

Abantu bano bakungaanidde mu kibuga kye Nyendo nga bagaala kusasulwa nsimbi zaabwe

Abantu bano ng’abasinga bayizi ba matendekero agawaggulu bagamba nti beerekerezza okusoma okusobola okufuna ku ka ssente kyokka nga kyannaku nti tebaasasuddwa

Bano nno balayidde obutawaayo byebasoloozezza mu bantu okutuuka nga basasuddwa

Wabula eyakulembeddemu okubala abantu e Masaka, Motiyano  okulwaawo akutadde ku babatwaala okulwaawo okusindika ensimbi nga nabo tebalina kyakukola.

Yye akulira abakozi mu Nyendo Muhamad Nfitemukiza asuubizza nti enkya w’enatuukira ng’abantu bano basasuddwa

Leave a comment

0.0/5