Bya Benjamin Jumbe,
Abasinga obungi ku bannansi beggwanga erya DRC abayingidde eggwanga lino olunaku lwegggulo nga banonya obubudamo bazeeyo ewabwe.
Olunaku lwegulo abanonyi bobubudamo okuva e Congo beyiye mu ggwanga lino nga bayitira ku nsalo e kisoro bunagana olwokulwanagana obwabaluseewo mu bitundu byabwe
Okusinzira ku mwogezi wa Uganda red cross Irene Nakasiita, leero abakulembeze okuva e Congo bazze ne bogera na bantu babwe ne babagumya nti embeera gavt yagikakanyiza basobola okudda ewabwe era abasing bazeeyo