Bya Shamim Nateebwa
Abadde agenze okubanja bamwokezza buto kankano ali mu mbeera mbi ddala.
Stanley Kiberu omutuuze we Kasangati ku kyalo Seeta nga mukubi wa bulooka, apokya na biwundu bya butto oluvanyuma lwa munne ategerekeseko erya Ivan Sekito okumumuyiira bwabadde agenze okumubanja sente za matoffali geyamukubira.