Skip to content Skip to footer

Abadde ayoca ennyumba bamusse

Bya Abubaker Kirunda

Omusajja ow’emyaka 32 atiddwa abatuuze ku kyalo Budima mu gombolola ye Butagaya e Jinja, bwebabadde bamulumiriza okutekera ennyumb ya mutuuze munne omuliro.

Omugenzi ye Tony Nyanzi ngabatuue okuva mu mbeera bamusanze ayiwa amafuta ku nnyumba ya munne.

Ssentebbe wa LC3 Abdallah Suta agambye nti guno gubadd mulundi gwakubiri, ngolumu baamusanga ku nnyumba ya ssezaala we ngayagala kujookya.

Omuddumizi wa poliisi mu bitundu bya Kiira North Henry Mugarura yakulembeddemu poliisi okujjao omulambo okugutwalamu gwanika.

Leave a comment

0.0/5