Bya samuel Ssebuliba
Wano e Kisoro Police ekutte abantu 3 nga bano ebalanze kufumbiza mwana wa myaka 16 nga taneetuka.
Abakwatidwa kuliko omugole omusajja wa myaka 19,taata w’omuwala ko ne maama w’omuwala nga bano batuuze mu gombolola ye Nyondo -Kisoro district.
Elli matte nga ono yaayogerera police yeeno agamba nti bano babade bamaze emyazi 5 nga bafumbiriganwa mu nkola eya kawundo kakubye diriisa, kyoka akawungezi ak’egulo bwebasazeewo okugenda batukuze obufumbo mu eklezia eye Bizenga police nebakwata
Ye taata womuwala yaduse, era akyali mukuyigibwa
