Skip to content Skip to footer

Abalombe bakyabuze

miners trapped

Nabuli kati mu gwanga lya south Africa abaduukirize bakyagenda mu maaso nokunoonya abalombe 17 abakyalemedde wansi mukirombe ekya Doornkop  ekyagudemu mu kibuga Johannesburg.

Abadukanya ekirombe kino ekya Gold bategeezeza nga bwebawulizza abalombe 8 abakyali mutaka era nga basuubira nti akade kona babatuukako

Bano okufuna obuzibu kivudde kumyliro ogukutte ekifo kyona, olwo abakoz bebabuna emiwabo

Leave a comment

0.0/5