Wetwogerera nga abadde Ssabapolice ye gwanga Gen Kale kayihura amaze okukwsa munne amudidde mu bigere nga ono ye Martin Okoth Ochola .
Bwbade awaayo obuyinza Kayihura agambye nti omukulemebeze we gwanga okulonda munne gwabade akola naye okumudira mu bigere kimala okulaga nti abadda asiima emirimo gyebabade bakola bonna.
Ono agambye nti byakoze byeraga tebyetaga kwogerera , wabula tekitegeeza nti talina nsobi zaakoze mu banga elyemyaka 12 gyamaze nga yaafuga police
Kinajukirwa nti omukulemebeze we gwanga yasalawo okujjako Gen Kayihura obuyinza nga 4th march guno omwaka n’amusikizza abadde omumyukawe Okoth Ochola , songa teyakoma okwo ne minister akola ku butebenkevu Gen Henry Tumukunde naye yalugenderamu.
Kayuhura waagendede nga yakafugira Police emyaka 12 okuva mu 2005.