Skip to content Skip to footer

Abadukanya wooteri bagumiza bannayunda ku butemu

BY TOM BRIAN ANGURINI.

Banyini woteri  mu Uganda abeegattira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Hotel Owners Association bagumizza bannayuganda nga ebifo ebisulwamu byonna bwebirina obukuumi obumala .

Bano okuvaayo kidiridde abagwira kaakano abaweze mukaaga okufiira mu uganda nga abasinga baafiridde mu mawooteri gano.

Twogedeko ne Jean Byamugisha nga ono y’akulira ekibiina kino n’agamba nti nabo kibaluma okulaba nga abantu bano bafiiride mu uganda , wabula nga bo nga banyini bifo bino tebalina kakwate konna ku kyaviirako okufa kwabwe

Kati ono ategezeza nga  obukuumi mubifo bino bwebumala, era nga mpaawo agwana kutya.

Leave a comment

0.0/5