Skip to content Skip to footer

Abafumbo abamaze emyaka 75 bafudde babiri

File Photo: Abafumbo nga bebese
File Photo: Abafumbo nga bebese

Abafumbo abamaze emyaka 75 nga bali wamu basangiddwa mu buliri nga bafudde babiri

Jeannete ow’emyaka 96 Toczko afudde ne Bba ow’emyaka 95  Alexander nga bukwataganye mu ngalo

Bano bamu kibuga San Diego ekya California nga basisinkana ba myaka 8 nebafumbirwa mu mwaka gwa 1940 nebazaala abaana bataano n’abazzukulu 10.

Leave a comment

0.0/5