Skip to content Skip to footer

Abagenda e Makka temutya

Mecca

Okubalukawo kw’omusujja ogva ku nkwa ogumanyiddwa nga Congo Crimean fever ssikwakosa abayisiraamu abagenda e Makka

Omwogezi w’ekitebe ekikulu eky’obuyisiraamu Alhajji Nsereko Mutumba agamba nti okwawukanako omwaka oguwedde Uganda bweyagaanibwa okutwala abalamazi olwa Ebola , ku luno babakkiriza okusindika abalamazi

Ono agamba nti omusujja guno ssigwamaanyi era nga tewali nsonag lwaki abantu beeralikirira

Abayisraamu abali mu 1200 beebasuubirwa okulamaga e makkka ne madina ku mulundi guno.

Leave a comment

0.0/5