Skip to content Skip to footer

Abagwiira abalala bakwatiddwa

illegal immigrants

Abagwiira abawerera ddala 20 beebayooleddwa ekitongole ekikola ku bafuluma n’okuyingira eggwanga

Abakwatiddwa kuliko abayindi 6, aba Pakistan 2, aba Vietnam 6 n’omungereza omu.

Omwogezi w’ekitongole ekikoze ekikwekweto, Jacob Siminyu agamba nti bano bonna bajjiddwa mu kitundu kya bannamakolero giyite Industrial area mu kampala

Simunyu agamba nti kati basatu ku abo beebakwata 71 ssabbiiti ewedde baddiziddwaayo ewaabwe.

Leave a comment

0.0/5