Skip to content Skip to footer

UNEB afunye ssentebe

Okwakol

Pulezidenti Museveni akakasizza Prof. Mary Okwakol  ku bwa ssentebe bw’ekitongole ky’ebigezo ekya UNEB

Prof Mary Okwakol yasooka kulondebwa okugira ng’ayambako oluvanyuma lw’okulekulira kwa Fagil Mande mu gw’okutaano.

Omuwandiisi w’ekitongole ky’ebigezo Mathew Bukenya y’akakasizza amawulire g’okukakasibwa bwa Okwakol

Bukenya agambye nti essaawa yonna ono agenda kukwasibwa ebikola.

Leave a comment

0.0/5