Skip to content Skip to footer

Abakozi ba Air-Uganda bakyaali ku katebe

Air Uganda

Abakozi ba kamuni y’enyonyi ya Air Uganda bakujira nga balindamu ennaku 90 okulaba oba gavumenti enaddamu okukiriza kampuni eno okuddamu okukakalabya egyaayo.

Abakozi 230 kati bali ku katebe oluvanyuma lw’ekitongole ekikola ku by’embuuka by’enyonyi okufuna alipoota nti kampuni eno yali  tegoberera mateeka g’ambuuka za nyonyi olwo neyimirizibwa.

Omwogezi w’ekitongole kino  Ignie  Igundura agamba bakyekenenya mirimu gya kampuni eno nga ate betaaga akaseera akawanvu ko okulaba eky’okuzaako.

Leave a comment

0.0/5