Skip to content Skip to footer

Abakozi ba gavumenti bwakongezebwa ensako.

Bya Ritah Kemigisa.

olukiiko lwaba minisita [Cabinet ] lusazeewo okwongeza abakozi ba gavumenti akasiimo  okutandika n’omwaka gwebyensimbi ogujja.

Bwabadde ayogera ne banamwulire ku Media center ku byakanyiziddwako mu lutuula lwaba minsita olunnaku lw’e ggulo, omumyuka w’omwogezi wa gavumenti Col Shaban Bantariza agambye nti kino kigenderedde okwogazisa abakozi emirimu.

Ono agamba nti batunuliidde abakozi ensako gyebafuna naddala abakola okusukka mu ssaawa z’ebatekeddwa okukolera, abatambula okufuluma egwangakko nebirara

Leave a comment

0.0/5