Skip to content Skip to footer

Abakuumi bagobeddwa ku mirimu

Saracene=

Abakozi mu kkampuni ekola ogw’obukuumi eya Saracen abawererea dala 47 bagobeddwa  nga  bavunaanibwa kwekalakaasa

Bano batugambye nti ebbaluwa ebaweereddwa eraga nti balangibwa kulaga nti bagobeddwa lwakwetaba mu kwekalakaasa

Bino bigenze okugwaawo nga bano beekubira dda enduulu eri ekimu ku bibiina ebitaba abakozi ekya platform for labor action organization nga basaba buyambi.

 

Leave a comment

0.0/5