Skip to content Skip to footer

Abalamuzi tebamala-Ssabalamuzi

Bya Ruth Anderah

Ssabalamuzi we gwanga Bart Katureebe, alopedde omukulembeze we gwanga okusomozebwa, kwebasanga ngesiga eddamuzi.

Bwabadde ayogerera mu lukungaana, lwabalamuzi olwomulundi ogwa 21, era olukyagenda mu maaso wano mu Kampal, ssbalamuzi agambye nti okusomozebwa kukyali, kwamanyi.

Anokoddeyo emisango, egirmu abantu abanku, gyaganmba nti gikwatibwa bubi, oluusi.

Ategezeza nti obutali, bwenkanya okusinga bulabikira, mu misango egye ttaka.

Wano Katureebe wakubidde omulanga, eri abalamuzi okubeerngam, abegendereza ku kusalalwo kwebakola.

Mu biralala, ssabalamuzi asabye gavumenti, okujjawo ekkoligo lyebabatekako, obutaddamu kuwandiisa balamuzi bapya.

Ategezezza ngabalamuzi bwebatamala, kuba batono nnyo.

Kooti ejjulirwamu agambye nti erina abalamuzi 11 bokka, ku balamuzi 15 abetagibwa.

Kooti enkulu erina abalamuzi 50, waddenga kyali kyayisibwa okubongerako okutuuka ku balamuzi 82, atenga abalamuzi aba kooti ento bali 56.

 

Leave a comment

0.0/5