
Ab’akakiiko akalwanirira eddembe ly’obuntu mu ggwanga kali mu nteekateeka zakukyalira eyesimbyewo ku bwa pulezidenti Munna FDC Dr.Kizza Besigye wali e Kasangati.
Besigye akyasibiddwa mu maka ge okuva nga okulonda kwa nga February 18th kuwedde
Poliisi ewera yakugenda mu maaso n’okukuumira Besigye eweuwe okutuusa nga akakasizza nti ssiwakutabangula mirembe mu kibuga.