Skip to content Skip to footer

Ab’amalwaliro balagiddwa okwanguyiza abakadde

EliodaMinisita w’ebyobulamu  Dr. Eryoda Tumwesigye asabye abakulira amalwaliro gonna okufuba okulaba nga abakadde nabo bafiibwako mu ngeri eyenjawulo.

Tumwesigye agamba bano batuuze bankizo nyo sso nga okusimba enyiriri bambi kubakalubiriza kalenga bangi ebyokwejanjaba babivaako nebalinda kufiira waka.

Agamba singa bafiibwako mungeri eyenjawulo basobola okwongera ku buwangaazi bwabwe.

Mu kiseera kino munna Uganda abalira ku myaka 63 okuwangaala nga gyebuvuddeko banna Uganda babadde bafiira ku myaka 50.

Leave a comment

0.0/5