Skip to content Skip to footer

Abanadiini baagala ababaka ba parliament basabirwe

Bya Getrude Mutyaba.

Omusumba w’essaza lye Masaka John Baptist Kaggwa asabye abakristu okusabira ababaka ba parliament basobole  okuwagira eky’okujjawo omusolo ku mobile money .

Omusumba Kaggwa ategeezezza nga eggwanga Uganda bweriri mu katyabaga nga abantu bali bubi  , kale nga tebagwana kwongerako musolo mulala.

Kati ono agamba nti ababaka bano beetaga kusindikira saala bamanye nti abantu banyigiizibwa.

Leave a comment

0.0/5