Skip to content Skip to footer

Abantu 1000 bakosedwa enkuba e mubende .

floods in Kasese

E mubende kikakasiddwa nti abantu abasoba mu 1000 okuva mu ma gombolola ana beebatalina wabegeka luba, wadde ak’okuzza eri omumwa, nga kino kidiridde namutikwa w’enkuba abade afudemba okubaleka esseke.

Amagombolola agakoseddwa kuliko Bukuya , kalwana , Kassanda ne Bukuya .

Ssentebe wa disitulikiti  ye Mubende Kibuuka Amooti ,agambye nti amaze okubaako alipoota gy’awerezza mu minisitule ekola ku bigwa tebiraze, okusobola okubadduukirira.

 

Leave a comment

0.0/5