Bya Ben Jumbe.
Police wano mu kampala etegeezeza nga bwekutte abantu abasuka mu 80 , nga ano bavunanibwa okubaako kyebamanyi ku by’okwekalakaasa okubadde mu Kampala.
Leero e kibuga kisiibye ku bunkenke nga abantu bekalakaasa olw’okukwatibwa kwa Bobi-wine, era nga enguudo eziwerako ziggwaddwa, olwo police n’elyoka ebalumbagana.
Twogedeko nayogerera police mu Kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire nagamba nti kulwokusatu bonna abakwatiddwa bagenda mu kooti