Skip to content Skip to footer

Abantu be Nakasongola tebalina mazzi

Bya Ivan Ssenabulya

Abantu abaali mu 2000 bejanjabiddwa mu lusisra lwebyobulamu, olwategekeddwa aba Rotary Clu Lugogo Mango Tree naba Muyenga Breeze, ku ddwaliro lya Nakayonza Health Center 111 mu district ye Nakasongola.

Abantu beeno okusinga balina ekizibu kyamazzi, nga balina ebirwadde byobuligo nebirwadde ebiralala.

Wabula abatuuze nga bakulembeddwamu ssentebbe we gombolola ye Rwabiyata Kalanzi Robert basiimye Rotary olwokubajuna.

Olusira luno olwabadde olwe nnaku 3, lwabadde lwa murundi gwakubiri, okuva ku lwategekebwa ku ntandikwa yomwaka guno.

Leave a comment

0.0/5