Bya Ivan Ssenabulya
Abasabaze basabiddwa okukolagana obulungi nababasabaza.
Omulanga guno gukubiddwa ssntebbe wa Uganda Transport Development Agency, Mustapha Myamabala mu kiseera, ngabantu batandise okugenda mu byalo nga betegekera ennaku enkulu.
Mayambala agamba nti enkwatagana wakati waba dereva nabasabaze yakuyambba nnyo, okuyita mu mbeera eno obulungi.
Agamba ababbi bangi ebiseera bino.