Bya samuel ssebuliba
Mu district ye Mpigi edagala erijanjaba ekirwadde ky’enziku mu tutegeezedwa nga bweribooze, kyoka nga dyo elya Malaria kko n’obutimba bw’ensiri byabula ebitagambika.
Kino ekyama kibotoddwa omusawo akola ku by’obulamu ku district eno Dr Jane Ruth Nassana , nga ono ategeezeza nti abasajja beeno bakozesa enkola nga ey’obupiira okutangira ebirwadde nga bino, wabula gwo omusujja gwa malaria gukyali wagulu.
Ono agamba nti abatuuze beeno balina okujumbira enkozesa y’obutimba bwensi okusobola okukendeeza ku musajja gwa guno.