Skip to content Skip to footer

Abasawo abakyatendekebwa nabo basazeewo okwediima

Bya Ndaye Moses

Ngakediimo kabaswo kuyingira sabiiti ey’okubiri, nabasawo abakyali mu kutendekebwa bategeezeza nga bwebasazeewo okwegatta ku banaabwe bano bateeke wansi ebikola.

Bano akawungeezi baatudde nebasalawo, era 52% nebakaanya nti bateeke wansi ebikola.

Robert Lubega  nga ye president wabasawo bano abakyayiga agamba nti babadde batisibwatisibwa, okuva mu bakulira amalwaliro ga gavumenti songa bagala era gavumenti okulongoosa embeera gyebakoleramu.

Wabula kitegezeddwa nti abasawo bano bangi niokusinga omyuwendo gwbasawo abasalawo okwediima.

Leave a comment

0.0/5