Skip to content Skip to footer

Abaserikale babbye ebikajjo

bikajjoAbatuuze be Masindi kumpi n’ettendekero lya poliisi erye Kabalye bekubide enduulu ku batendekebwa ababamalidde ebikajjomu masamba.

Omu ku balimi  Lawrence Byarugaba agamba bano ebikajjo bye babikeera nga misa ku ssaawa nga 2 ezokumakya nebabilya nebamulekera bikuta kale nga kuno kufiirizibwa kwenyini.

Ssentebe w’ekyalo Kabalye 11 Robert Isingoma agamba bagezezezzako okugoba abantu bano naye nga buteerere.

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga avumiriodde ekiklwa kino n’ategeeza nga poliisi bwelina kukuuma bantu n’ebintu byabwe sso ssi kubyonona.

Leave a comment

0.0/5