Omutendesi wa ttimu ye ggwanga ey’ebikonde Dick Katende afudde. Omugenzi afiiridde mu makage e Naguru. Omwogezi w’ekibiina ky’ebikonde Fred Kagimu agamba omugenzi aseeredde mu kinaabiro n’afa.