Skip to content Skip to footer

Abasibe bagabuddwa Kulisimansi

DSC00509

Abasibe mu kkomera e Luzira kulisimansi y’omwaka guno baakugirya nga balina akaseko ku matama.
Ente n’embuzi  ezisoba mu 200  byebisaliddwa  olunaku olwaleero nga era enyama eno yakugabibwa mu makomera gonna  okwetolola eggwanga.

Omwogezi w’ekitongole ky’ebyamakomera Frank Baine ategezezza nga enyama eno bwegenda okugabanyizibwa mu basibe bano okulaba nga nabo kulisimansi bakyuusa ku by’okulya nga abantu abalala.

Baine ategezezza nga abasibe bwebagenda n’okusanyusibwa n’olunaku olw’enkya.

Leave a comment

0.0/5