Skip to content Skip to footer

Abasiraamu besunga Juma ebagatta

vvv

Eby’okwerinda binywezeddwa ku muzikiti gwa Old Kampala nga ebiwayi by’abasiraamu ebyenjawulo byetegekera swala ya Juma egendereddwamu okugatta abasiraamu bonna.

Swala ya Juma yakukulemberwamu Mufti wa Uganda Sheikh Ramadan Mubajje .

Mubatalutumidde mwana kwekuli ssentebe wa disitulikiti ye Luwero Haji Abdul Naduli akubirizza abasiraamu bonna okwerabira enjawukana begatte.

Wabula kyo ekiwayi ky’Kibuli ekikulembererwamu  Supreme Mufti Sheik Zubairi Kayongo baweze obuteetaba mu nsonga eno  kubanga ensonga ezaaleetawo enjawukana tezinakolebwako.

Leave a comment

0.0/5