Skip to content Skip to footer

Abasiyaga omuwala bayimbuddwa

Abasajja ababiri enzaalwa ze Pakistan abagambibwa okusiyaga omuwala ow’emyaka 23 kyaddaaki bayimbuddwa

Buli omu asasudde obukadde 5 ezibuliwo nebalagirwa n’okuwaayo paasipoota zaabwe eri kkooti.

Ababeeyimiridde babadde bannayuganda bana nga bonna balagiddwa okusasula obulwadde 30 ezitali za buliwo n’okuwaayo paasipoota zaabwe

Balabiseeko mu maaso g’omulamuzi Lilian Buchana abayimbudde .

Ahamad Shahbaz ne Muhammad Wagas bavunaanibwa kusiyaga muwala gwebaali babeera naye.

Balagiddwa okuddamu okulabikako mu kkoot ng’ennaku z ‘omwezi 2 omwezi ogujja.

Leave a comment

0.0/5