Skip to content Skip to footer

abasoba mu 70 bawandiisiddwa mu Kampala

File Photo: Nsereko ngava okwe wandiisa omu kulonda okwagwa
File Photo: Nsereko ngava okwe wandiisa omu kulonda okwagwa

Mu kampala abantu abasoba mu 70 beebawandiisiddwa okuvuganya ku bifo omunaana ebikiikirirwa mu palamenti.

Kuliko omubaka wa kampala, amasekkati ga kampala, Nakawa, Rubaga awava ababiri, kawempe ne Makindye.

Omu ku bawandiisizza asinze okwewunyisa buli omu ategerekese nga Bukenya Comas omugoba wa bodaboda agambye nti nabo bakooye okuwerekera ky’avudde yesimbawo.

Leave a comment

0.0/5