Skip to content Skip to footer

Abasomesa abatamiivu baakugobwa.

Bya Ben Jumbe.

Mukaweefube ow’okusitula  omutindo gw’ebyenjigiriza, minisitule ekola ku by’enjigiriza etegeezeza nga bwegenda okuleeta amateeka agagenda okukangavvula abasomesa abajja ku masomero nga batamiddde.

Mumateeka gano amapya, abasomsa bonna abanasangibwa nga batamidde bakuwerezebwa eri ababudabuda abantu, oba okutwalibwa mu malwaliro, kyoka nga bwekisuka wano ekidako kugobwa.

Twogedeko n’akola ku by’okubudabuda abantu mu minisitule  eno Henry Ssemakula n’agamba nti okunywa omwenge kizizza eby’enjigiriza e mabega

Leave a comment

0.0/5